Ebirimu
WIIKI YA APULI 3-9, 2017
3 Ekigendererwa kya Yakuwa Kijja Kutuukirira!
WIIKI YA APULI 10-16, 2017
8 Ekinunulo—‘Kirabo Ekituukiridde’ Okuva eri Kitaffe
Buli muweereza wa Yakuwa asaanidde okukkiririza mu kinunulo kya Yesu. Ekinunulo kisobozesa ekigendererwa kya Yakuwa eri abantu okutuukirizibwa. Ebitundu bino ebibiri biraga ensonga lwaki ekinunulo kyali kyetaagisa, emiganyulo egikirimu, n’engeri gye tusobola okulaga nti tusiima Kitaffe ow’omu ggulu olw’okutuwa ekinunulo.
13 Ebyafaayo—Yakuwa Yatulaga Ekisa eky’Ensusso mu Ngeri Nnyingi
WIIKI YA APULI 17-23, 2017
18 Yakuwa Akulembera Abantu Be
WIIKI YA APULI 24-30, 2017
23 Ani Akulembera Abantu ba Katonda Leero?
Okumala ebyasa bingi, Yakuwa abadde akozesa abasajja abatali bamu okukulembera abantu be. Kiki ekiraga nti Yakuwa abadde akozesa abasajja abo, era tumanya tutya nti akozesa omuddu omwesigwa era ow’amagezi leero? Ebitundu bino biraga ebintu bisatu ebituyamba okumanya abo Katonda b’akozesa okukulembera abantu be.