LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • wp18 Na. 2 lup. 1-2
  • Ebiseera eby’Omu Maaso Biriba Bitya?

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ebiseera eby’Omu Maaso Biriba Bitya?
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2018
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2018
wp18 Na. 2 lup. 1-2
Magazini y’Omunaala gw’Omukuumi, Na. 2, 2018 | Ebiseera eby’Omu Maaso Biriba Bitya?

Ebiseera eby’Omu Maaso Biriba Bitya?

© 2018 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania

Magazini eno tetundibwa. Y’emu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu ogw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire. Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku mukutu www.pr2711.com/lg. Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.

EKIGENDERERWA KYA MAGAZINI ENO, Omunaala gw’Omukuumi, kwe kugulumiza Yakuwa Katonda, omufuzi w’obutonde bwonna. Eraga nti mu kiseera ekitali kya wala Obwakabaka bwa Katonda, gavumenti ey’omu ggulu, bujja kumalawo ebintu ebibi byonna, era bufuule ensi Olusuku lwa Katonda. Eyamba abantu okukkiririza mu Yesu Kristo eyatufiirira tusobole okufuna obulamu obutaggwaawo, era kati afuga nga Kabaka w’Obwakabaka bwa Katonda. Magazini eno ebadde ekubibwa Abajulirwa ba Yakuwa okuviira ddala mu 1879 (yali mu Lungereza mu kiseera ekyo). Si ya bya bufuzi. Ebigirimu byonna byesigamiziddwa ku Bayibuli.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share