Ogw’Okusoma
JJULAAYI 2023
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: SSEBUTEMBA 11–OKITOBBA 8, 2023
© 2023 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire. Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku donate.jw.org.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.
EKIFAANANYI KU DDIBA:
Balaka n’abasajja be nga bagoba eggye lya Sisera (Laba ekitundu eky’okusoma 31, akatundu 18)