LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • jy lup. 320
  • Obumu ku Bunnabbi Obukwata ku Masiya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Obumu ku Bunnabbi Obukwata ku Masiya
  • Yesu—Ekkubo, Amazima, n’Obulamu
  • Similar Material
  • Obunnabbi Obukwata ku Masiya Bukakasa nti Yesu Ye Masiya?
    Ebibuuzo Ebikwata ku Bayibuli Biddibwamu
  • Yesu Kristo—Masiya Eyasuubizibwa
    Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza?
  • Obunnabbi Butuyamba Okumanya Ebikwata ku Masiya
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Baazuula Masiya!
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2011
See More
Yesu—Ekkubo, Amazima, n’Obulamu
jy lup. 320

Obumu ku Bunnabbi Obukwata ku Masiya

EKYALIWO

OBUNNABBI

OKUTUUKIRIZIBWA

ESSUULA

Azaalibwa mu Besirekemu

Mikka 5:2

Lukka 2:1-6

5, 7, 67

Atwalibwa e Misiri era aggibwayo

Koseya 11:1

Matayo 2:13-15, 19, 20

8

Bamaama bakaaba ng’abaana baabwe battiddwa nga Kerode ayagala okutta Yesu Yeremiya

Yeremiya 31:15

Matayo 2:17, 18

8

Alangirira okuteebwa kw’abawambe

Isaaya 61:1, 2

Lukka 4:17-21

21

Abeera mu Kaperunawumu eky’omu Ggaliraaya

Isaaya 9:1, 2

Matayo 4:13-17

22, 67

Awonya abalwadde bangi

Isaaya 53:4

Matayo 8:16, 17

23

Eddoboozi lye teriwulirwa mu nguudo

Isaaya 42:1-4

Matayo 12:16-21

33

Ayigiriza ng’akozesa engero

Zabbuli 78:2; Isaaya 6:9, 10

Matayo 13:13-15, 34, 35

43

Ayingira Yerusaalemi nga yeebagadde omwana gw’endogoyi

Zakkaliya 9:9

Matayo 21:1-9

102

Bangi tebamukkiriza

Isaaya 6:10; 53:1

Yokaana 12:37, 38

104

Mukwano gwe amulyamu olukwe

Zabbuli 41:9

Yokaana 13:18, 21

117

Abayigirizwa basaasaana, bamwabulira

Zakkaliya 13:7

Matayo 26:31, 54-56

118, 124

Akyayibwa awatali nsonga

Zabbuli 35:19; 69:4

Yokaana 15:24, 25

120

Abasirikale bagabana ebyambalo bye

Zabbuli 22:18

Yokaana 19:23, 24

131

Alumwa ennyonta ng’awanikiddwa ku muti

Zabbuli 22:15

Yokaana 19:28

132

Omubiri gwe gufumitibwa ng’amaze okufa

Zakkaliya 12:10

Yokaana 19:34, 37

133

Amagumba ge tegamenyebwa

Zabbuli 34:20

Yokaana 19:36

133

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share