LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • lfb lup. 122-123
  • Ennyanjula yʼEkitundu 9

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ennyanjula yʼEkitundu 9
  • Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Similar Material
  • Yekoyaada Yayoleka Obuvumu
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Omulwanyi Omuzira n’Omuwala Omuto
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Lwaki Tusaanidde Okutya Yakuwa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
  • Abato—Bulamu bwa Ngeri Ki Bwe Mwagala?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
See More
Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
lfb lup. 122-123
Omuwala Omuyisirayiri ng’ayogera ne mukyala wa Naamani eyali omugenge

Ennyanjula yʼEkitundu 9

Ekitundu kino kyogera ku baana, bannabbi, ne bakabaka abaayoleka okukkiriza okw’amaanyi. Omuwala Omuyisirayiri eyali mu Busuuli yali mukakafu nti nnabbi wa Yakuwa yandiwonyezza Naamani. Nnabbi Erisa yali mukakafu nti Yakuwa yandimuwonyezza okuva mu mikono gy’eggye eddene eryali limulumbye. Yekoyaada Kabona Asinga Obukulu yateeka obulamu bwe mu kabi n’akweka Yekowaasi aleme okuttibwa jjajjaawe, Asaliya. Kabaka Keezeekiya yali mukakafu nti Yakuwa yandikuumye ekibuga Yerusaalemi, era teyakkiriza kwewaayo mu mikono gy’Abaasuli. Kabaka Yosiya yamalawo okusinza ebifaananyi mu nsi ya Isirayiri, yalongoosa yeekaalu, era yayamba abantu okuddamu okusinza Yakuwa.

EBY’OKUYIGA

  • Ne bw’oba ng’oli muto osobola okubuulira abalala ebikwata ku Yakuwa

  • Bwe tukola ekituufu, Yakuwa asuubiza okutuyamba

  • Ng’ebyo bye tusoma ku Yona bwe biraga, yiga okukolera ku bulagirizi obuva eri Yakuwa, era weewale okwemulugunya ng’ebintu tebigenze nga bw’obadde osuubira

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share