LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sjj oluyimba 59
  • Ya Mutenderereze Wamu Nange

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ya Mutenderereze Wamu Nange
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Similar Material
  • Ya Mutende Awamu Nange
    Muyimbire Yakuwa
  • Mutende Yakuwa olw’Omwana We Eyafukibwako Amafuta
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Mutende Yakuwa olw’Obwakabaka Bwe
    Muyimbire Yakuwa
  • Tendereza Yakuwa Katonda Waffe!
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
See More
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 59

OLUYIMBA 59

Ya Mutenderereze Wamu Nange

Printed Edition

(Zabbuli 146:2)

  1. 1. Ya mutende;

    Musuutenga!

    Atuwa buli kirungi kyonna.

    Buli lukya

    Tumutende;

    Okwagala kwe kutuukiridde.

    Twatule ’linnya lye; tulitende.

  2. 2. Ya mutende;

    Atufaako.

    ’Byetaago byaffe abikolako.

    Abanafu

    Abagumya;

    Omwoyo gwe ffenna gutuyamba.

    Amaanyi ge ka tugatendenga.

  3. 3. Ya mutende;

    Wa bwenkanya;

    Abudaabuda era mwesigwa.

    Aliwonya

    ’Bantu bonna,

    ’Bwakabaka nga bufuga wonna.

    Mujje tumutendereze ffenna!

(Laba ne Zab. 94:18, 19; 145:21; 147:1; 150:2; Bik. 17:25.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share