LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • wp20 Na. 2 lup. 3
  • “Obwakabaka Bwo Bujje”—Essaala Emanyiddwa Abantu Abangi

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • “Obwakabaka Bwo Bujje”—Essaala Emanyiddwa Abantu Abangi
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2020
  • Similar Material
  • Bayibuli Eddamu Ebibuuzo Bino
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2014
  • Lwaki Kikulu Okumanya Ebikwata ku Bwakabaka bwa Katonda?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2014
  • Obwakabaka bwa Katonda Kye Ki?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2020
  • Yesu Kye Yayigiriza ku Bwakabaka bwa Katonda
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2010
See More
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2020
wp20 Na. 2 lup. 3
Abantu ab’amawanga ag’enjawulo n’emyaka egy’enjawulo nga basaba.

“Obwakabaka Bwo Bujje”​—Essaala Emanyiddwa Abantu Abangi

Wali osabyeko Obwakabaka bwa Katonda bujje? Okuva edda n’edda, abantu bukadde na bukadde bazze basaba nti, “Obwakabaka bwo bujje.” Lwaki basaba essaala eyo? Kubanga Yesu yayigiriza abagoberezi be okusaba Obwakabaka bwa Katonda bujje.

Mu kusooka, abagoberezi ba Yesu baali tebamanyi byonna bikwata ku Bwakabaka bwa Katonda. Lumu baabuuza Yesu nti: “Mukama waffe, ogenda kuzzaawo obwakabaka bwa Isirayiri mu kiseera kino?” Yesu teyabaddamu kibuuzo ekyo butereevu, era ekyo kiyinza okuba nga kyabeewuunyisa. (Ebikolwa 1:6, 7) Ekyo kitegeeza nti tetusobola kumanya bikwata ku Bwakabaka bwa Katonda, na ddi lwe bunajja? Si bwe kiri!

Akatabo kano kagenda kukuyamba okufuna eby’okuddamu mu bibuuzo bino:

  • Lwaki twetaaga Obwakabaka bwa Katonda?

  • Kabaka w’Obwakabaka bwa Katonda y’ani?

  • Obwakabaka bwa Katonda bulitandika ddi okufuga ensi?

  • Biki Obwakabaka bwa Katonda bye bunaakola?

  • Lwaki osaanidde okusalawo okuwagira Obwakabaka bwa Katonda kati?

  • Obwakabaka bwa Katonda kye ki?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share