LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb16 Febwali lup. 4
  • Obulamu Obusingayo Obulungi

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Obulamu Obusingayo Obulungi
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Laba Ebirala
  • Obwakabaka bwa Katonda Bwatandika Ddi Okufuga? (Ekitundu 1)
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2014
  • Obwakabaka bwa Katonda Bwatandika Ddi Okufuga? (Ekitundu 2)
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2014
  • Okunnyonnyola Obunnabbi Obukwata ku Mwaka 1914
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
  • Waliwo Ekisobola Okukuyamba
    Zuukuka!—2020
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Febwali lup. 4

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Obulamu Obusingayo Obulungi

Abavubuka balina bingi bye basobola okukola mu kibiina kya Yakuwa. Musseeko vidiyo, The Best Life Ever (Obulamu Obusingayo Obulungi) eraga engeri mwannyinaffe Cameron gye yakozesaamu obulungi emyaka gye egy’obuvubuka. Oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku bibuuzo ebiri wammanga. (Genda ku jw.org, BIBLE TEACHINGS > TEENAGERS.)

Cameron ng’apima olugendo lwe okuva mu Amerika okutuuka e Malawi
  • Kiki Cameron ky’atwala nga kikulu nnyo mu bulamu bwe?

  • Ddi Cameron lwe yasalawo okugaziya ku buweereza bwe, era yakikola atya?

  • Yakola nteekateeka ki okusola okugenda okuweereza mu nsi awali obwetaavu bw’ababuulizi obusingako?

  • Kusoomoozebwa ki kwe yafuna ng’aweereza mu nsi eyo?

  • Lwaki kiyinza okuba eky’omuganyulo okuweereza Yakuwa mu kitundu oba mu mbeera gye tutaweererezangamuko?

  • Mikisa ki Cameron gye yafuna?

  • Lwaki okuweereza Yakuwa bwe bulamu obusingirayo ddala obulungi?

  • Bintu ki abavubuka bye basobola okukola mu kibiina kya Yakuwa?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza