LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb23 Noovemba lup. 15
  • Ensonga Lwaki Kibi Okulaba Ebifaananyi eby’Obuseegu

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ensonga Lwaki Kibi Okulaba Ebifaananyi eby’Obuseegu
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Similar Material
  • Akabi Akali mu Kulaba Ebifaananyi eby’Obuseegu
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2013
  • Okusalawo mu Ngeri Eraga nti Twesiga Yakuwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Engeri Gye Tuyinza Okwekuumamu Ogumu ku Mitego gya Sitaani
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2019
  • Nnina Omuze ogw’Okulaba Ebifaananyi eby’Obuseegu
    Abavubuka Babuuza
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Noovemba lup. 15

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Ensonga Lwaki Kibi Okulaba Ebifaananyi eby’Obuseegu

Leero, ebifaananyi eby’obuseegu biri buli wamu. Abantu bangi nga mw’otwalidde ne bannaddiini abamu, balowooza nti si kibi okulaba ebifaananyi eby’obuseegu.

Ebifaananyi: Ebifaananyi okuva mu vidiyo “Okulaba Ebifaananyi eby’Obuseegu Kibi mu Maaso ga Katonda?” 1. Abasajja babiri n’omukazi nga bayimiridde awalindirwa bbaasi era nga bali ku masimu gaabwe. Abasajja ababiri balaba ebintu ku Intaneeti ebiriko “XXX.” 2. Oluvannyuma, omu ku basajja abo ne mukazi we basoma ekitundu ekirina omutwe, “Does the Bible Condemn Pornography?” ku jw.org.

MULABE VIDIYO OKULABA EBIFAANANYI EBY’OBUSEEGU KIBI MU MAASO GA KATONDA? OLUVANNYUMA MUDDEMU EKIBUUZO KINO:

Ebyawandiikibwa bino wammanga bituyamba bitya okumanya endowooza Katonda gy’alina ku kulaba ebifaananyi eby’obuseegu?

  • 1Ko 6:​9, 10

  • Mat 5:28

  • Bak 3:5

  • Yak 1:​14, 15

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share