Footnote
a Eky’okuba nti ebitonde eby’omwoyo biyinza okutwalirizibwa bye bibeera nabyo, kiragibwa mu Okubikkulirwa 12:3, 4. Awo Setaani ayogerwako nga “ogusota” ogwasendasenda “emmunyeenye” endala, oba abaana abalala ab’omwoyo, okumwegattako mu kkubo ery’obujeemu.—Geraageranya Yobu 38:7.