Footnote
b Kya lwatu waliwo enjawulo wakati w’enguzi n’okuwa akasiimo. Wadde ng’enguzi eweebwa okwebalama obwenkanya oba olw’ebigendererwa eby’obutali bwesigwa, akasiimo kikolwa ekyoleka okusiima omulimu ogukoleddwa. Kino kinnyonnyolebwa mu kitundu “Ebibuuzo Ebiva mu Basomi” mu The Watchtower aka Okitobba 1, 1986.