Footnote
c EBIFAANANYI: Ab’oluganda nga balaga engeri abaweereza ba Katonda abeesigwa gye baakwatamu omukolo gw’Ekijjukizo mu kyasa ekyasooka, ku nkomerero y’emyaka gya 1800; mu nkambi y’Abanazi; ne mu kiseera kyaffe mu kizimbe ky’Obwakabaka ekimu mu nsi emu ey’omu Amerika ow’omu bukiikaddyo.