Footnote
a Emu ku ngeri ezisinga obukulu gye tusaanidde okukulaakulanya bwe bwetoowaze. Kitegeeza ki okuba omwetoowaze? Lwaki tusaanidde okukulaakulanya obwetoowaze? Era embeera ezikyukakyuka ziyinza zitya okukifuula ekizibu gye tuli okuba obwetoowaze? Ebibuuzo ebyo bigenda kuddibwamu mu kitundu kino.