Footnote
a Ab’oluganda abavubuka bwe bagenda beeyongera okukula mu by’omwoyo, baba baagala okuweereza Yakuwa mu ngeri esingawo. Okusobola okutuukiriza ebisaanyizo by’okufuuka abaweereza mu kibiina, abalala mu kibiina balina okuba nga babeesiga. Biki ab’oluganda abo bye bayinza okukola abalala okusobola okubeesiga?