Footnote
a Ka tube nga tulina ssuubi lya kugenda mu ggulu, oba lya kubeera mu lusuku lwa Katonda ku nsi, twesunga okubaawo ku mukolo gw’Ekijjukizo buli mwaka. Mu kitundu kino tugenda kulaba ensonga eziri mu Byawandiikibwa, lwaki tubaawo ku mukolo ogwo, era n’engeri gye tuganyulwamu.