Footnote
b Bayibuli eyogera ku mirundi ebiri ensolo lwe zaaweebwayo eri Yakuwa nga ssaddaaka mu ddungu. Omulundi ogusooka obwakabona bwali butongozebwa; ate omulundi omulala yali Mbaga ya Kuyitako. Ssaddaaka ezo ez’emirundi ebiri zaaweebwayo mu 1512 E.E.T., nga gwe mwaka ogw’okubiri ng’Abayisirayi bamaze okuva e Misiri—Leev. 8:14–9:24; Kubal. 9:1-5.