Olukalala lw’Ebitabo bya Bayibuli
Ebitabo eby’Ebyawandiikibwa eby’Olwebbulaniya Ebyawandiikibwa ng’Embala Eno Tennatandika
| ERINNYA LY’EKITABO | EYAKIWANDIIKA | GYE KYAWANDIIKIRWA | KYAGGWA OKUWANDIIKA (E.E.T.) | WE BYABEERERAWO (E.E.T.) | 
|---|---|---|---|---|
| Olubereberye | Musa | Ddungu | 1513 | “Ku lubereberye” okutuuka 1657 | 
| Okuva | Musa | Ddungu | 1512 | 1657-1512 | 
| Eby’Abaleevi | Musa | Ddungu | 1512 | Omwezi 1 (1512) | 
| Okubala | Musa | Ddungu ne Nsenyi za Mowaabu | 1473 | 1512-1473 | 
| Ekyamateeka | Musa | Nsenyi za Mowaabu | 1473 | Emyezi 2 (1473) | 
| Yoswa | Yoswa | Kanani | a. 1450 | 1473–a. 1450 | 
| Ekyabalamuzi | Samwiri | Isirayiri | a. 1100 | a. 1450–a. 1120 | 
| Luusi | Samwiri | Isirayiri | a. 1090 | emyaka 11 egy’obufuzi bw’Abalamuzi | 
| 1 Samwiri | Samwiri; Gaadi; Nasani | Isirayiri | a. 1078 | a. 1180-1078 | 
| 2 Samwiri | Gaadi; Nasani | Isirayiri | a. 1040 | 1077–a. 1040 | 
| 1 Bassekabaka | Yeremiya | Yuda | 580 | a. 1040-580 | 
| 2 Bassekabaka | Yeremiya | Yuda ne Misiri | 580 | a. 920-580 | 
| 1 Ebyomumirembe | Ezera | Yerusaalemi (?) | a. 460 | Omuzingo 1 Oluvannyuma lwa 1 Ebyomumirembe 9:44: | 
| 2 Ebyomumirembe | Ezera | Yerusaalemi (?) | a. 460 | a. 1077-537 | 
| Ezera | Ezera | Yerusaalemi | a. 460 | 537–a. 467 | 
| Nekkemiya | Nekkemiya | Yerusaalemi | v. 443 | 456–v. 443 | 
| Eseza | Moluddekaayi | Susani, Eramu | a. 475 | 493–a. 475 | 
| Yobu | Musa | Ddungu | a. 1473 | Emyaka egisukka mu 140 wakati wa 1657 ne 1473 | 
| Zabbuli | Dawudi n’abalala | a. 460 | ||
| Engero | Sulemaani; Aguli; Lemweri | Yerusaalemi | a. 717 | |
| Omubuulizi | Sulemaani | Yerusaalemi | t. 1000 | |
| Oluyimba lwa Sulemaani | Sulemaani | Yerusaalemi | a. 1020 | |
| Isaaya | Isaaya | Yerusaalemi | v. 732 | a. 778–v. 732 | 
| Yeremiya | Yeremiya | Yuda; Misiri | 580 | 647-580 | 
| Okukungubaga | Yeremiya | Okumpi ne Yerusaalemi | 607 | |
| Ezeekyeri | Ezeekyeri | Babulooni | a. 591 | 613–a. 591 | 
| Danyeri | Danyeri | Babulooni | a. 536 | 618–a. 536 | 
| Koseya | Koseya | Samaliya (Essaza) | v. 745 t. | 804–v. 745 | 
| Yoweeri | Yoweeri | Yuda | a. 820 (?) | |
| Amosi | Amosi | Yuda | a. 804 | |
| Obadiya | Obadiya | a. 607 | ||
| Yona | Yona | a. 844 | ||
| Mikka | Mikka | Yuda | t. 717 | a. 777-717 | 
| Nakkumu | Nakkumu | Yuda | t. 632 | |
| Kaabakuuku | Kaabakuuku | Yuda | a. 628 (?) | |
| Zeffaniya | Zeffaniya | Yuda | t. 648 | |
| Kaggayi | Kaggayi | Yerusaalemi nga kizimbiddwa nate | 520 Ennaku | 112 (520) | 
| Zekkaliya | Zekkaliya | Yerusaalemi nga kizimbiddwa nate | 518 | 520-518 | 
| Malaki | Malaki | Yerusaalemi nga kizimbiddwa nate | v. 443 | 
Ebitabo eby’Ebyawandiikibwa eby’Oluyonaani Ebyawandiikibwa mu Mbala Eno
| ERINNYA LY’EKITABO | EYAKIWANDIIKA | GYE KYAWANDIIKIRWA | KYAGGWA OKUWANDIIKA (E.E.) | WE BYABEERERAWO | 
|---|---|---|---|---|
| Matayo | Matayo | Palesitayini | a. 41 | 2 E.E.T.–33 E.E. | 
| Makko | Makko | Rooma | a. 60-65 | 29-33 E.E. | 
| Lukka | Lukka | Kayisaliya | a. 56-58 | 3 E.E.T.–33 E.E. | 
| Yokaana | Omutume Yokaana | Efeso, oba okuliraanawo | a. 98 | Oluvannyuma lw’ennyiriri 18 ezisooka, 29-33 E.E. | 
| Ebikolwa By’Abatume | Lukka | Rooma | a. 61 | 33–a. 61 E.E. | 
| Abaruumi | Pawulo | Kkolinso | a. 56 | |
| 1 Abakkolinso | Pawulo | Efeso | a. 55 | |
| 2 Abakkolinso | Pawulo | Masedoniya | a. 55 | |
| Abaggalatiya | Pawulo | Kkolinso oba Busuuli Antiyokiya | a. 50-52 | |
| Abeefeso | Pawulo | Rooma | a. 60-61 | |
| Abafiripi | Pawulo | Rooma | a. 60-61 | |
| Abakkolosaayi | Pawulo | Rooma | a. 60-61 | |
| 1 Abassessalonika | Pawulo | Kkolinso | a. 50 | |
| 2 Abassessalonika | Pawulo | Kkolinso | a. 51 | |
| 1 Timoseewo | Pawulo | Masedoniya | a. 61-64 | |
| 2 Timoseewo | Pawulo | Rooma | a. 65 | |
| Tito | Pawulo | Masedoniya (?) | a. 61-64 | |
| Firemooni | Pawulo | Rooma | a. 60-61 | |
| Abebbulaniya | Pawulo | Rooma | a. 61 | |
| Yakobo | Yakobo (muganda wa Yesu) | Yerusaalemi | t. 62 | |
| 1 Peetero | Peetero | Babulooni | a. 62-64 | |
| 2 Peetero | Peetero | Babulooni (?) | a. 64 | |
| 1 Yokaana | Omutume Yokaana | Efeso, oba okuliraanawo | a. 98 | |
| 2 Yokaana | Omutume Yokaana | Efeso, oba okuliraanawo | a. 98 | |
| 3 Yokaana | Omutume Yokaana | Efeso, oba okuliraanawo | a. 98 | |
| Yuda | Yuda (muganda wa Yesu) | Palesitayini (?) | a. 65 | |
| Okubikkulirwa | Omutume Yokaana | Patumo | a. 96 | 
[Amannya g’abawandiisi b’ebitabo ebimu n’ebifo gye baabiwandiikira tebikakasibwa bulungi. Emyaka n’emyezi biteeberezebwa buteeberezebwa, ennukuta v. etegeeza “oluvannyuma lwagwo,” t. etegeeza “nga tegunnaba,” ne a. etegeeza “awo nga mu.”]