LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sjj oluyimba 147
  • Katonda Atusuubizza Obulamu Obutaggwaawo

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Katonda Atusuubizza Obulamu Obutaggwaawo
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Similar Material
  • Obulamu Obutaggwaawo Bwasuubizibwa
    Muyimbire Yakuwa
  • Nyweza Amazima
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Okutuuka ku Buwanguzi mu Bulamu
    Muyimbire Yakuwa
  • Nyweza Amazima
    Muyimbire Yakuwa
See More
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 147

OLUYIMBA 147

Katonda Atusuubizza Obulamu Obutaggwaawo

Printed Edition

(Zabbuli 37:29)

  1. 1. Abantu abawombeefu

    Katonda ’basuubizza

    ’Bulamu obutaggwaawo.

    Ekyo kikakafu.

    (CHORUS)

    Tujja kubeerawo

    Emirembe gyonna.

    Kino kisuubizo

    Ekyesigika.

  2. 2. Olusuku lwa Katonda

    Lunaaba luzziddwawo.

    Emirembe mu nsi yonna

    Gijja kubeerawo.

    (CHORUS)

    Tujja kubeerawo

    Emirembe gyonna.

    Kino kisuubizo

    Ekyesigika.

  3. 3. Ng’abafu bazuukiziddwa

    Ennaku eneekoma.

    Katonda anaasangula

    Amaziga gonna.

    (CHORUS)

    Tujja kubeerawo

    Emirembe gyonna.

    Kino kisuubizo

    Ekyesigika.

(Laba ne Is. 25:8; Luk. 23:43; Yok. 11:25; Kub. 21:4.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share