OLUYIMBA 60
Tutaase Obulamu Bwabwe
Printed Edition
	- 1. ’Kuzikirizibwa - kw’ababi kusembedde; - Tutegeeze abantu - bonna bakimanye. - (CHORUS) - Tunyiikire ’kubuulira - Abantu bonna mu nsi. - Bwe tufub’o kubayamba - Tuwony’o bulamu bwabwe - N’obwaffe. 
- 2. Tukoowoola ’bantu - badde eri Katonda. - Basaana ’kukikola - awatali kulwa. - (CHORUS) - Tunyiikire ’kubuulira - Abantu bonna mu nsi. - Bwe tufub’o kubayamba - Tuwony’o bulamu bwabwe - N’obwaffe. - (EBIYUNGA) - Kikulu bawulire; - Ekiseera kiweddeyo. - Ffe tubayigiriza - Amazima bawonewo. - (CHORUS) - Tunyiikire ’kubuulira - Abantu bonna mu nsi. - Bwe tufub’o kubayamba - Tuwony’o bulamu bwabwe - N’obwaffe. 
(Laba ne 2 Byom. 36:15; Is. 61:2; Ezk. 33:6; 2 Bas. 1:8.)