LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sjj oluyimba 137
  • Abakyala Abeesigwa, Bannyinaffe Abakristaayo

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Abakyala Abeesigwa, Bannyinaffe Abakristaayo
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Similar Material
  • Abakyala Abeesigwa, Bannyinaffe Abakristaayo
    Muyimbire Yakuwa
  • Faayo ku Bakazi Abakristaayo
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)
  • Abakazi Obayisa nga Yakuwa bw’Abayisa?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2024
  • Abakazi Abakristaayo Abeesigwa—Ba Muwendo mu Maaso ga Katonda
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2003
See More
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 137

OLUYIMBA 137

Abakyala Abeesigwa, Bannyinaffe Abakristaayo

Printed Edition

(Abaruumi 16:2)

  1. 1. Saala, Eseza, Luusi n’abalala—

    Baali bakyala beesigwa nnyo ddala.

    Baalaga nti baagala nnyo Katonda.

    Yakuwa yasiima ’bakyala abo;

    N’abalala bangi yabasiima

    Abaayoleka okukkiriza ng’okwo.

  2. 2. Obwesigwa, obuvumu, n’ekisa—

    ’Ngeri ezaagalwa abantu ffenna.

    Abakyala abo baazoolekanga.

    Baali kyakulabirako kirungi;

    Ne bannyinaffe ababakoppa

    Musiimibwa era ’ssanyu lyammwe lingi.

  3. 3. Abawala n’abakyala ’bakulu,

    Abakola ebyo ebigwanira,

    Abawulize era ’beetoowaza,

    Mwagala okusiimibwa Katonda;

    Era Yakuwa k’abakuumenga,

    Nga mukakasa nti ’mpeera yammwe ejja.

(Laba ne Baf. 4:3; 1 Tim. 2:9, 10; 1 Peet. 3:4, 5.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share