LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Nekkemiya 3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okuddamu okuzimba bbugwe (1-32)

Nekkemiya 3:1

Footnotes

  • *

    Oba, “Baaguwaayo.”

Marginal References

  • +Nek 12:10; 13:4, 28
  • +Yok 5:2
  • +Nek 12:30
  • +Nek 12:38, 39
  • +Yer 31:38; Zek 14:10

Nekkemiya 3:2

Marginal References

  • +Ezr 2:1, 34

Nekkemiya 3:3

Marginal References

  • +2By 33:1, 14; Zef 1:10
  • +Nek 2:7, 8

Nekkemiya 3:4

Marginal References

  • +Ezr 8:33; Nek 3:21
  • +Nek 3:30; 6:17, 18

Nekkemiya 3:5

Footnotes

  • *

    Obut., “tebaaleeta nsingo yaabwe mu mirimu.”

Marginal References

  • +Nek 3:27; Am 1:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2006, lup. 30

Nekkemiya 3:6

Marginal References

  • +Nek 12:38, 39

Nekkemiya 3:7

Footnotes

  • *

    Obut., “abaali ab’entebe ya.”

  • *

    Oba, “w’Omugga Fulaati.”

Marginal References

  • +2Sa 21:2
  • +Yos 18:21, 26; 2By 16:6; Yer 40:6
  • +Lub 15:18

Nekkemiya 3:8

Footnotes

  • *

    Oba, “bakozi b’obuwoowo.”

Marginal References

  • +Nek 12:38

Nekkemiya 3:11

Footnotes

  • *

    Oba, “ekitundu ekyapimibwa.”

Marginal References

  • +Ezr 2:1, 32
  • +Ezr 2:1, 6
  • +Nek 12:38

Nekkemiya 3:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2019, lup. 23

Nekkemiya 3:13

Footnotes

  • *

    Mita nga 445 (ffuuti 1,460). Laba Ebyong. B14.

Marginal References

  • +Yos 15:20, 34; Nek 11:25, 30
  • +2By 26:9
  • +Nek 2:13

Nekkemiya 3:14

Marginal References

  • +Yer 6:1

Nekkemiya 3:15

Footnotes

  • *

    Seera kitegeeza “Omukutu.”

Marginal References

  • +Yos 18:21, 26
  • +Nek 2:14; 12:37
  • +Is 22:9
  • +Yer 39:4
  • +Nek 12:37
  • +2Sa 5:7

Nekkemiya 3:16

Marginal References

  • +Yos 15:20, 58; 2By 11:5-7
  • +1Sk 2:10; 2By 16:13, 14
  • +Nek 2:14

Nekkemiya 3:17

Marginal References

  • +Yos 15:20, 44

Nekkemiya 3:19

Marginal References

  • +Ezr 2:1, 40
  • +2By 26:9; Nek 3:24

Nekkemiya 3:20

Marginal References

  • +Ezr 10:28, 44
  • +Nek 3:1; 13:4

Nekkemiya 3:21

Marginal References

  • +Ezr 8:33

Nekkemiya 3:22

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “kitundu ekiriraanyeewo.”

Marginal References

  • +Lub 13:10

Nekkemiya 3:24

Marginal References

  • +Nek 3:19

Nekkemiya 3:25

Footnotes

  • *

    Oba, “Lubiri.”

Marginal References

  • +2Sa 5:11; Nek 12:37
  • +Yer 37:21
  • +Ezr 2:1, 3

Nekkemiya 3:26

Footnotes

  • *

    Oba, “Abanesinimu.” Obut., “abo abaweereddwayo.”

Marginal References

  • +Yos 9:3, 27; 1By 9:2; Ezr 2:43-54; 8:17, 20
  • +2By 27:1, 3; 33:1, 14; Nek 11:21
  • +Nek 8:1; 12:37

Nekkemiya 3:27

Marginal References

  • +Nek 3:5

Nekkemiya 3:28

Marginal References

  • +Yer 31:40

Nekkemiya 3:29

Marginal References

  • +Nek 13:13
  • +1By 9:17, 18

Nekkemiya 3:30

Marginal References

  • +Nek 6:17, 18

Nekkemiya 3:31

Footnotes

  • *

    Oba, “Abanesinimu.” Obut., “abo abaweereddwayo.”

Marginal References

  • +Nek 3:26

Nekkemiya 3:32

Marginal References

  • +Nek 3:1; Yok 5:2

General

Nek. 3:1Nek 12:10; 13:4, 28
Nek. 3:1Yok 5:2
Nek. 3:1Nek 12:30
Nek. 3:1Nek 12:38, 39
Nek. 3:1Yer 31:38; Zek 14:10
Nek. 3:2Ezr 2:1, 34
Nek. 3:32By 33:1, 14; Zef 1:10
Nek. 3:3Nek 2:7, 8
Nek. 3:4Ezr 8:33; Nek 3:21
Nek. 3:4Nek 3:30; 6:17, 18
Nek. 3:5Nek 3:27; Am 1:1
Nek. 3:6Nek 12:38, 39
Nek. 3:72Sa 21:2
Nek. 3:7Yos 18:21, 26; 2By 16:6; Yer 40:6
Nek. 3:7Lub 15:18
Nek. 3:8Nek 12:38
Nek. 3:11Ezr 2:1, 32
Nek. 3:11Ezr 2:1, 6
Nek. 3:11Nek 12:38
Nek. 3:13Yos 15:20, 34; Nek 11:25, 30
Nek. 3:132By 26:9
Nek. 3:13Nek 2:13
Nek. 3:14Yer 6:1
Nek. 3:15Yos 18:21, 26
Nek. 3:15Nek 2:14; 12:37
Nek. 3:15Is 22:9
Nek. 3:15Yer 39:4
Nek. 3:15Nek 12:37
Nek. 3:152Sa 5:7
Nek. 3:16Yos 15:20, 58; 2By 11:5-7
Nek. 3:161Sk 2:10; 2By 16:13, 14
Nek. 3:16Nek 2:14
Nek. 3:17Yos 15:20, 44
Nek. 3:19Ezr 2:1, 40
Nek. 3:192By 26:9; Nek 3:24
Nek. 3:20Ezr 10:28, 44
Nek. 3:20Nek 3:1; 13:4
Nek. 3:21Ezr 8:33
Nek. 3:22Lub 13:10
Nek. 3:24Nek 3:19
Nek. 3:252Sa 5:11; Nek 12:37
Nek. 3:25Yer 37:21
Nek. 3:25Ezr 2:1, 3
Nek. 3:26Yos 9:3, 27; 1By 9:2; Ezr 2:43-54; 8:17, 20
Nek. 3:262By 27:1, 3; 33:1, 14; Nek 11:21
Nek. 3:26Nek 8:1; 12:37
Nek. 3:27Nek 3:5
Nek. 3:28Yer 31:40
Nek. 3:291By 9:17, 18
Nek. 3:29Nek 13:13
Nek. 3:30Nek 6:17, 18
Nek. 3:31Nek 3:26
Nek. 3:32Nek 3:1; Yok 5:2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Nekkemiya 3:1-32

Nekkemiya

3 Awo Eriyasibu+ kabona asinga obukulu ne baganda be bakabona ne basituka ne bazimba Omulyango gw’Endiga.+ Baagutukuza*+ ne bawangamu enzigi. Beeyongera okuzimba ekitundu ekyo okutuuka ku Munaala gwa Meya+ ne bakitukuza, era n’okutuukira ddala ku Munaala gwa Kananeri.+ 2 Abasajja b’e Yeriko+ be baazimba ekitundu ekyaddako, ate Zakkuli mutabani wa Imuli n’azimba ekitundu ekyaddako.

3 Batabani ba Kassena be baazimba Omulyango ogw’Ebyennyanja;+ baaguteekamu omwango+ n’enzigi era ne bassaako ebinyolo n’ebisiba. 4 Meremoosi+ mutabani wa Uliya mutabani wa Kakkozi ye yaddaabiriza ekitundu ekyaddako, Mesulamu+ mutabani wa Berekiya mutabani wa Mesezaberi n’addaabiriza ekitundu ekyaddako, ate Zadooki mutabani wa Bbaana n’addaabiriza ekitundu ekyaddako. 5 Abatekowa+ be baddaabiriza ekitundu ekyaddako, naye ab’ebitiibwa mu bo tebeetoowaza kukola mirimu* bakama baabwe gye baabawa.

6 Yoyada mutabani wa Paseya ne Mesulamu mutabani wa Besodeya be baddaabiriza Omulyango ogw’Ekibuga Ekikadde;+ baaguteekamu omwango n’enzigi era ne bassaako ebinyolo n’ebisiba. 7 Meratiya Omugibiyoni+ ne Yadoni Omumeronoosi be baddaabiriza ekitundu ekyaddako; baali basajja b’e Gibiyoni n’e Mizupa+ abaali wansi w’obuyinza bwa* gavana ow’Emitala w’Omugga.*+ 8 Wuziyeeri mutabani wa Kalukaya omu ku baweesi b’ebya zzaabu ye yaddaabiriza ekitundu ekyaddako, ate Kananiya omu ku batabuzi b’amafuta ag’akaloosa* n’addaabiriza ekitundu ekyaddako. Baayalirira amayinja mu Yerusaalemi okutuukira ddala ku Bbugwe Omugazi.+ 9 Lefaya mutabani wa Kuli, omwami w’ekitundu ekimu eky’okubiri eky’eggombolola ly’e Yerusaalemi, ye yaddaabiriza ekitundu ekyaddako. 10 Yedaya mutabani wa Kalumafu ye yaddaabiriza ekitundu ekyaddako ekiri mu maaso g’ennyumba ye, ate Kattusi mutabani wa Kasabuneya n’addaabiriza ekitundu ekyaddako.

11 Malukiya mutabani wa Kalimu+ ne Kassubu mutabani wa Pakasu-mowaabu+ be baddaabiriza ekitundu ekirala* ekya bbugwe n’Omunaala ogw’Obubiga.+ 12 Salumu mutabani wa Kalokesi, omwami w’ekitundu ekimu eky’okubiri eky’eggombolola ly’e Yerusaalemi, awamu ne bawala be, be baddaabiriza ekitundu ekyaddako.

13 Kanuni n’abantu b’omu Zanowa+ be baddaabiriza Omulyango gw’Ekiwonvu;+ baaguzimba ne baguteekamu enzigi era ne bassaako ebinyolo n’ebisiba. Era baddaabiriza ekitundu kya bbugwe kya mikono 1,000* okutuuka ku Mulyango ogw’Entuumu z’Evvu.+ 14 Malukiya mutabani wa Lekabu, omwami w’eggombolola ly’e Besu-kakkeremu,+ ye yaddaabiriza Omulyango ogw’Entuumu z’Evvu; yaguzimba n’aguteekamu enzigi era n’assaako ebinyolo n’ebisiba.

15 Saluni mutabani wa Kolukoze, omwami w’eggombolola ly’e Mizupa,+ ye yaddaabiriza Omulyango ogw’Oluzzi;+ yaguzimba n’agussaako akasolya era n’aguteekamu enzigi, n’assaako ebinyolo n’ebisiba; era yaddaabiriza ne bbugwe w’oku Kidiba kya Seera*+ ekiriraanye Ennimiro ya Kabaka,+ okutuuka ku Madaala+ agaserengeta okuva mu Kibuga kya Dawudi.+

16 Nekkemiya mutabani wa Azubuki, omwami w’ekitundu ekimu eky’okubiri eky’eggombolola ly’e Besu-zuli,+ ye yaddaabiriza ekitundu ekyaddako, okuva mu maaso g’Ebiggya bya Dawudi+ okutuuka ku kidiba+ ekyasimibwa, n’okweyongerayo okutuukira ddala ku Nnyumba y’ab’Amaanyi.

17 Abaleevi abaali bakulirwa Lekumu mutabani wa Bani be baddaabiriza ekitundu ekyaddako, ate Kasukabiya, omwami w’ekitundu ekimu eky’okubiri eky’eggombolola ly’e Keyira,+ n’addaabiriza ekitundu ekyaddako ku lw’eggombolola lye. 18 Baganda baabwe be baddaabiriza ekitundu ekyaddako. Baali bakulirwa Bavvayi mutabani wa Kenadadi, omwami w’ekitundu ekimu eky’okubiri eky’eggombolola ly’e Keyira.

19 Ezeri mutabani wa Yesuwa,+ omwami w’e Mizupa, ye yaddaabiriza ekitundu kya bbugwe ekyaddako ekiri mu maaso g’awambukirwa ku Tterekero ly’eby’Okulwanyisa, awali Empagi.+

20 Baluki mutabani wa Zabbayi+ yakola n’obunyiikivu n’addaabiriza ekitundu kya bbugwe ekyaddako, okuva ku Mpagi okutuuka ku mulyango gw’ennyumba ya Eriyasibu+ kabona asinga obukulu.

21 Meremoosi+ mutabani wa Uliya mutabani wa Kakkozi ye yaddaabiriza ekitundu kya bbugwe ekyaddako, okuva ku mulyango gw’ennyumba ya Eriyasibu okutuuka w’ekoma.

22 Bakabona, abasajja b’omu kitundu kya Yoludaani,*+ be baddaabiriza ekitundu ekyaddako. 23 Benyamini ne Kassubu be baddaabiriza ekitundu ekyaddako ekiri mu maaso g’ennyumba yaabwe. Azaliya mutabani wa Maaseya mutabani wa Ananiya ye yaddaabiriza ekitundu ekyaddako ekiri okumpi n’ennyumba ye. 24 Binnuyi mutabani wa Kenadadi ye yaddaabiriza ekitundu kya bbugwe ekyaddako, okuva ku nnyumba ya Azaliya okutuuka ku Mpagi,+ n’okweyongerayo okutuukira ddala ku nsonda.

25 Palali mutabani wa Uzayi ye yaddaabiriza ekitundu ekyaddako ekiri mu maaso g’Empagi n’omunaala ogw’oku Nnyumba* ya Kabaka,+ ogw’ekyengulu mu Luggya lw’Abakuumi.+ Pedaya mutabani wa Palosi+ ye yali amuddiridde.

26 Abaweereza b’oku yeekaalu*+ abaali babeera mu Oferi+ be baddaabiriza okutuuka mu maaso g’Omulyango gw’Amazzi+ ku luuyi olw’ebuvanjuba ne ku munaala oguyiseemu.

27 Abatekowa+ be baddaabiriza ekitundu kya bbugwe ekyaddako, okuva mu maaso g’omunaala omunene oguyiseemu, okutuuka ku bbugwe wa Oferi.

28 Bakabona be baddabiriza engulu w’Omulyango gw’Embalaasi;+ buli omu yaddaabiriza ekitundu ekiri mu maaso g’ennyumba ye.

29 Zadooki+ mutabani wa Immeri ye yaddaabiriza ekitundu ekyaddako, mu maaso g’ennyumba ye.

Semaaya mutabani wa Sekaniya, omukuumi w’oku Mulyango gw’Ebuvanjuba,+ ye yaddaabiriza ekitundu ekyaddako.

30 Kananiya mutabani wa Seremiya ne Kanuni omwana wa Zalafu ow’omukaaga be baddaabiriza ekitundu kya bbugwe ekyaddako.

Mesulamu+ mutabani wa Berekiya ye yaddaabiriza ekitundu ekyaddako, mu maaso g’ekisenge kye.

31 Malukiya ow’omu kibiina ky’abaweesi b’ebya zzaabu ye yali amuddiridde; yaddaabiriza okutuuka ku nnyumba y’abaweereza b’oku yeekaalu*+ n’abasuubuzi, mu maaso g’Omulyango Ogukebererwako, n’okweyongerayo okutuukira ddala ku kisenge ekya waggulu ku nnyumba eky’oku nsonda.

32 Abaweesi b’ebya zzaabu n’abasuubuzi be baddaabiriza ekitundu ekiri wakati w’ekisenge ekya waggulu eky’oku nsonda n’Omulyango gw’Endiga.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share