LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Babundabundira mu ddungu emyaka 38 (1-23)

      • Kabaka Sikoni owa Kesuboni awangulwa (24-37)

Ekyamateeka 2:1

Marginal References

  • +Kbl 14:25

Ekyamateeka 2:4

Marginal References

  • +Kbl 20:14; Ma 23:7
  • +Lub 27:39, 40; 36:8, 9
  • +Kuv 15:15; 23:27

Ekyamateeka 2:5

Footnotes

  • *

    Oba, “Temubasosonkereza.”

Marginal References

  • +Ma 32:8; Yos 24:4; Bik 17:26

Ekyamateeka 2:6

Marginal References

  • +Kbl 20:18, 19

Ekyamateeka 2:7

Marginal References

  • +Ma 29:5; Nek 9:21; Zb 23:1; 34:9, 10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2022, lup. 5-6

Ekyamateeka 2:8

Marginal References

  • +Kbl 20:20, 21
  • +2By 8:17
  • +Kbl 21:13; Bal 11:17, 18; 2By 20:10

Ekyamateeka 2:9

Marginal References

  • +Lub 19:36, 37

Ekyamateeka 2:10

Marginal References

  • +Lub 14:5

Ekyamateeka 2:11

Marginal References

  • +Ma 3:11; 1By 20:6
  • +Kbl 13:22, 33

Ekyamateeka 2:12

Marginal References

  • +Lub 14:6; 36:20
  • +Lub 27:39, 40

Ekyamateeka 2:13

Marginal References

  • +Kbl 21:12

Ekyamateeka 2:14

Marginal References

  • +Kbl 14:33; 32:11; Ma 1:35; Zb 95:11; Beb 3:18; Yud 5

Ekyamateeka 2:15

Marginal References

  • +1Ko 10:1, 5

Ekyamateeka 2:16

Marginal References

  • +Kbl 26:63, 64

Ekyamateeka 2:19

Marginal References

  • +Lub 19:36, 38; Ma 2:9; Bal 11:15; 2By 20:10; Bik 17:26

Ekyamateeka 2:20

Marginal References

  • +Lub 15:18-20; Ma 3:11

Ekyamateeka 2:21

Marginal References

  • +Kbl 13:33; Ma 9:1, 2

Ekyamateeka 2:22

Marginal References

  • +Lub 36:8
  • +Lub 14:6; Ma 2:12

Ekyamateeka 2:23

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, Kuleete.

Marginal References

  • +Lub 10:19
  • +Lub 10:13, 14

Ekyamateeka 2:24

Marginal References

  • +Kbl 21:13
  • +Kbl 21:23

Ekyamateeka 2:25

Footnotes

  • *

    Oba, “bajja kubeera n’obulumi ng’obw’omukazi azaala.”

Marginal References

  • +Kuv 15:14; 23:27; Ma 11:25; Yos 2:9, 10

Ekyamateeka 2:26

Marginal References

  • +Yos 13:15, 18; 21:8, 37
  • +Ma 20:10

Ekyamateeka 2:27

Marginal References

  • +Kbl 21:21, 22

Ekyamateeka 2:30

Marginal References

  • +Bar 9:18
  • +Kbl 21:25

Ekyamateeka 2:31

Marginal References

  • +Kbl 32:33; Zb 135:10-12

Ekyamateeka 2:32

Marginal References

  • +Kbl 21:23, 24; Bal 11:20

Ekyamateeka 2:34

Marginal References

  • +Ma 20:16, 17

Ekyamateeka 2:36

Marginal References

  • +Ma 3:12; 4:47, 48; Yos 13:8, 9
  • +Zb 44:3

Ekyamateeka 2:37

Marginal References

  • +Ma 3:16; Bal 11:15
  • +Kbl 21:23, 24

General

Ma. 2:1Kbl 14:25
Ma. 2:4Kbl 20:14; Ma 23:7
Ma. 2:4Lub 27:39, 40; 36:8, 9
Ma. 2:4Kuv 15:15; 23:27
Ma. 2:5Ma 32:8; Yos 24:4; Bik 17:26
Ma. 2:6Kbl 20:18, 19
Ma. 2:7Ma 29:5; Nek 9:21; Zb 23:1; 34:9, 10
Ma. 2:8Kbl 20:20, 21
Ma. 2:82By 8:17
Ma. 2:8Kbl 21:13; Bal 11:17, 18; 2By 20:10
Ma. 2:9Lub 19:36, 37
Ma. 2:10Lub 14:5
Ma. 2:11Ma 3:11; 1By 20:6
Ma. 2:11Kbl 13:22, 33
Ma. 2:12Lub 14:6; 36:20
Ma. 2:12Lub 27:39, 40
Ma. 2:13Kbl 21:12
Ma. 2:14Kbl 14:33; 32:11; Ma 1:35; Zb 95:11; Beb 3:18; Yud 5
Ma. 2:151Ko 10:1, 5
Ma. 2:16Kbl 26:63, 64
Ma. 2:19Lub 19:36, 38; Ma 2:9; Bal 11:15; 2By 20:10; Bik 17:26
Ma. 2:20Lub 15:18-20; Ma 3:11
Ma. 2:21Kbl 13:33; Ma 9:1, 2
Ma. 2:22Lub 36:8
Ma. 2:22Lub 14:6; Ma 2:12
Ma. 2:23Lub 10:19
Ma. 2:23Lub 10:13, 14
Ma. 2:24Kbl 21:13
Ma. 2:24Kbl 21:23
Ma. 2:25Kuv 15:14; 23:27; Ma 11:25; Yos 2:9, 10
Ma. 2:26Yos 13:15, 18; 21:8, 37
Ma. 2:26Ma 20:10
Ma. 2:27Kbl 21:21, 22
Ma. 2:30Bar 9:18
Ma. 2:30Kbl 21:25
Ma. 2:31Kbl 32:33; Zb 135:10-12
Ma. 2:32Kbl 21:23, 24; Bal 11:20
Ma. 2:34Ma 20:16, 17
Ma. 2:36Ma 3:12; 4:47, 48; Yos 13:8, 9
Ma. 2:36Zb 44:3
Ma. 2:37Ma 3:16; Bal 11:15
Ma. 2:37Kbl 21:23, 24
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
  • 36
  • 37
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ekyamateeka 2:1-37

Ekyamateeka

2 “Awo ne tukyuka ne tugenda mu ddungu nga tuyita mu kkubo erigenda ku Nnyanja Emmyufu nga Yakuwa bwe yaŋŋamba,+ era twamala ennaku nnyingi nga twetooloolera okumpi n’Olusozi Seyiri. 2 Oluvannyuma Yakuwa yaŋŋamba nti, 3 ‘Mumaze ekiseera kiwanvu nga mwetooloolera okumpi n’olusozi luno. Kaakano mukyuke mugende ku ludda olw’ebukiikakkono. 4 Lagira abantu nti: “Mugenda kuyita ku nsalo ya baganda bammwe bazzukulu ba Esawu+ ababeera mu Seyiri;+ bajja kubatya,+ era mwegendereze nnyo. 5 Temulwana nabo,* kubanga sijja kubawa ku nsi yaabwe wadde akatundu akenkana ekigere, kubanga Olusozi Seyiri nnaluwa Esawu okuba omugabo gwe.+ 6 Emmere gye munaalya mujja kugibagulako, era n’amazzi ge munaanywa mujja kugabagulako.+ 7 Yakuwa Katonda wo akuwadde omukisa mu byonna by’okoze. Amanyi bulungi okutambula kwo mu ddungu lino eddene. Yakuwa Katonda wo abadde naawe emyaka gino 40 era obadde tojula kintu kyonna.”’+ 8 Bwe tutyo twatambula ne tuyita okumpi ne baganda baffe bazzukulu ba Esawu+ ababeera mu Seyiri, naye tetwayita mu kkubo eridda mu Alaba, ne Erasi, ne Eziyoni-geberi.+

“Oluvannyuma twakyuka ne tuyita mu kkubo erigenda mu ddungu lya Mowaabu.+ 9 Awo Yakuwa n’aŋŋamba nti, ‘Toba na kakuubagano konna na Mowaabu era tolwana naye kubanga sijja kukuwa kitundu na kimu ku nsi ye okuba omugabo gwo, kubanga bazzukulu ba Lutti+ nnabawa Ali okuba omugabo gwabwe. 10 (Edda omwo mwabeerangamu Abeemi+ abaali eggwanga ery’amaanyi, eddene, era nga bawanvu ng’Abaanaki. 11 Abaleefa+ nabo baali batwalibwa ng’Abaanaki,+ era Abamowaabu baabayitanga Beemi. 12 Mu biseera eby’edda Abakooli+ be baabeeranga mu Seyiri, naye bazzukulu ba Esawu baabatwalako ensi yaabwe era ne babazikiriza, ne badda mu kifo kyabwe,+ nga ne Isirayiri bw’ajja okukola ensi ey’omugabo gwe Yakuwa gy’agenda okubawa.) 13 Kale kaakano mugende musomoke Ekiwonvu Zeredi.’ Bwe tutyo twasomoka Ekiwonvu Zeredi.+ 14 Ekiseera kye twamala nga tutambula okuva e Kadesi-baneya okutuusa lwe twasomoka Ekiwonvu Zeredi gyali emyaka 38, okutuusa omulembe gwonna ogw’abasajja abalwanyi lwe gwaggwaawo mu lusiisira, nga Yakuwa bwe yabalayirira.+ 15 Era omukono gwa Yakuwa gwabalwanyisa okubamalawo mu lusiisira okutuusa lwe baggwaawo.+

16 “Abasajja bonna abalwanyi olwamala okufa ne baggwaawo,+ 17 Yakuwa n’ayogera nange n’agamba nti, 18 ‘Olwa leero ogenda kuyita kumpi n’ensi ya Mowaabu, kwe kugamba, okumpi ne Ali. 19 Bw’onoosembera okumpi n’Abaamoni, tobatawaanya era tobasosonkereza, kubanga sijja kukuwa kitundu na kimu ku nsi y’Abaamoni okuba omugabo gwo, kubanga nnagiwa bazzukulu ba Lutti okuba omugabo gwabwe.+ 20 Eno nayo yali emanyiddwa ng’ensi y’Abaleefa.+ (Edda Abaleefa be baagibeerangamu, era Abaamoni baabayitanga Bazamuzumu. 21 Okufaananako Abaanaki,+ baali bantu ba maanyi, nga bangi nnyo, era nga bawanvu; naye Yakuwa yabazikiriza mu maaso g’Abaamoni, Abaamoni ne babagobamu, ne badda mu kifo kyabwe. 22 Era ekyo kye yakolera ne bazzukulu ba Esawu ababeera mu Seyiri,+ bwe yazikiriza Abakooli+ mu maaso gaabwe bwe batyo ne basobola okubagobamu, ne badda mu kifo kyabwe n’okutuusa leero. 23 Ate Abaavi baabeeranga mu byalo okutuukira ddala e Gaaza+ okutuusa Abakafutoli,+ abaava mu Kafutoli* bwe baabazikiriza ne badda mu kifo kyabwe.)

24 “‘Musituke mugende musomoke Ekiwonvu Alunoni.+ Laba, Sikoni+ kabaka wa Kesuboni Omwamoli mmuwaddeyo mu mukono gwammwe. Mutandike okutwala ensi ye era mumulwanyise. 25 Leero ŋŋenda kutandika okuleetera abantu bonna abali wansi w’eggulu abanaawulira ebibakwatako okutekemuka n’okutya. Mujja kubaleetera okutabulwatabulwa era bajja kukankana.’*+

26 “Oluvannyuma nnatuma ababaka okuva mu ddungu lya Kedemosi+ okugenda eri Kabaka Sikoni owa Kesuboni bamugambe ebigambo bino eby’emirembe:+ 27 ‘Nzikiriza mpite mu nsi yo. Nja kutambulira mu luguudo mwokka. Sijja kukyama ku ddyo oba ku kkono.+ 28 Emmere gy’ononguza gye nnaalya, n’amazzi g’ononguza ge nnaanywa. Nzikiriza mpitemu buyisi ku bigere, 29 —ekyo bazzukulu ba Esawu ababeera mu Seyiri n’Abamowaabu ababeera mu Ali kye bankolera—okutuusa lwe nnaasomoka Yoludaani ne ntuuka mu nsi Yakuwa Katonda waffe gy’agenda okutuwa.’ 30 Naye Sikoni kabaka wa Kesuboni teyatukkiriza kuyita mu nsi ye, kubanga Yakuwa Katonda wo yamuleka n’awaganyala+ era n’omutima gwe ne gukakanyala asobole okumuwaayo mu mukono gwo nga bwe kiri leero.+

31 “Awo Yakuwa n’aŋŋamba nti, ‘Laba, ntandise okukugabula Sikoni n’ensi ye. Tandika okutwala ensi ye.’+ 32 Sikoni bwe yafuluma n’abantu be bonna okutwaŋŋanga mu lutalo e Yakazi,+ 33 Yakuwa Katonda waffe n’amutugabula ne tumuwangula ye ne batabani be n’abantu be bonna. 34 Mu kiseera ekyo twawamba ebibuga bye byonna era ne tuzikiriza ebibuga byonna, n’abasajja, n’abakazi, n’abaana. Tewali n’omu gwe twalekawo.+ 35 Ensolo zokka ze twatwala ng’omunyago awamu n’ebyo bye twaggya mu bibuga bye twawamba. 36 Okuva e Aloweri+ ekiri ku mabbali g’Ekiwonvu Alunoni, (ng’otwaliddemu n’ekibuga ekiri mu kiwonvu ekyo), okutuuka e Gireyaadi, tewali kabuga konna akaatulema okuwamba. Byonna Yakuwa Katonda waffe yabitugabula.+ 37 Naye temwasemberera nsi y’Abaamoni,+ kwe kugamba, ebitundu byonna ebiriraanye Ekiwonvu Yabboki,+ n’ebibuga eby’omu kitundu eky’ensozi, oba ekitundu ekirala kyonna Yakuwa Katonda waffe kye yatugaana okugendamu.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share