Okubala 32:33 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 33 Awo Musa n’awa abaana ba Gaadi n’abaana ba Lewubeeni+ n’ekitundu ekimu eky’okubiri eky’ekika kya Manase+ mutabani wa Yusufu obwakabaka bwa Sikoni+ kabaka w’Abaamoli n’obwakabaka bwa Ogi+ kabaka wa Basani, kwe kugamba, ettaka ly’ebibuga mu bitundu ebyo, n’obubuga bw’omu bitundu ebyetooloddewo. Nekkemiya 9:22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 “Wabawa obwakabaka n’amawanga, ng’obibagabira kitundu ku kitundu,+ ne batwala ensi ya Sikoni,+ kwe kugamba, ensi ya kabaka wa Kesuboni,+ n’ensi ya Ogi+ kabaka wa Basani.
33 Awo Musa n’awa abaana ba Gaadi n’abaana ba Lewubeeni+ n’ekitundu ekimu eky’okubiri eky’ekika kya Manase+ mutabani wa Yusufu obwakabaka bwa Sikoni+ kabaka w’Abaamoli n’obwakabaka bwa Ogi+ kabaka wa Basani, kwe kugamba, ettaka ly’ebibuga mu bitundu ebyo, n’obubuga bw’omu bitundu ebyetooloddewo.
22 “Wabawa obwakabaka n’amawanga, ng’obibagabira kitundu ku kitundu,+ ne batwala ensi ya Sikoni,+ kwe kugamba, ensi ya kabaka wa Kesuboni,+ n’ensi ya Ogi+ kabaka wa Basani.