LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 2:5
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 5 Temulwana nabo,* kubanga sijja kubawa ku nsi yaabwe wadde akatundu akenkana ekigere, kubanga Olusozi Seyiri nnaluwa Esawu okuba omugabo gwe.+

  • Ekyamateeka 2:19
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 19 Bw’onoosembera okumpi n’Abaamoni, tobatawaanya era tobasosonkereza, kubanga sijja kukuwa kitundu na kimu ku nsi y’Abaamoni okuba omugabo gwo, kubanga nnagiwa bazzukulu ba Lutti okuba omugabo gwabwe.+

  • Ebikolwa 17:26
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 26 Yakola okuva mu muntu omu+ amawanga gonna ag’abantu okubeera ku nsi yonna,+ era yabateerawo ebiseera ebigereke n’ensalo ez’ebitundu omw’okubeera,+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share