Ekyamateeka 2:36 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 36 Okuva e Aloweri+ ekiri ku mabbali g’Ekiwonvu Alunoni, (ng’otwaliddemu n’ekibuga ekiri mu kiwonvu ekyo), okutuuka e Gireyaadi, tewali kabuga konna akaatulema okuwamba. Byonna Yakuwa Katonda waffe yabitugabula.+ Ekyamateeka 3:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Era kino kye kitundu kye twatwala mu kiseera ekyo: okuva e Aloweri+ ekiri okumpi n’Ekiwonvu Alunoni, n’ekimu kya kubiri eky’ekitundu ky’e Gireyaadi eky’ensozi, era ebibuga byakyo mbiwadde Abalewubeeni n’Abagaadi.+
36 Okuva e Aloweri+ ekiri ku mabbali g’Ekiwonvu Alunoni, (ng’otwaliddemu n’ekibuga ekiri mu kiwonvu ekyo), okutuuka e Gireyaadi, tewali kabuga konna akaatulema okuwamba. Byonna Yakuwa Katonda waffe yabitugabula.+
12 Era kino kye kitundu kye twatwala mu kiseera ekyo: okuva e Aloweri+ ekiri okumpi n’Ekiwonvu Alunoni, n’ekimu kya kubiri eky’ekitundu ky’e Gireyaadi eky’ensozi, era ebibuga byakyo mbiwadde Abalewubeeni n’Abagaadi.+