Nekkemiya 1:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Ai Yakuwa, nkwegayiridde wulira okusaba kw’omuweereza wo era n’okw’abaweereza bo abasanyukira okutya erinnya lyo, era nkwegayiridde wa omuweereza wo omukisa leero, omusajja ono ankwatirwe ekisa.”+ Mu biseera ebyo nnali musenero wa kabaka.+
11 Ai Yakuwa, nkwegayiridde wulira okusaba kw’omuweereza wo era n’okw’abaweereza bo abasanyukira okutya erinnya lyo, era nkwegayiridde wa omuweereza wo omukisa leero, omusajja ono ankwatirwe ekisa.”+ Mu biseera ebyo nnali musenero wa kabaka.+