-
Ezera 9:6Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
6 Awo ne ŋŋamba nti: “Ai Katonda wange, mpulira obuswavu okuyimusa amaaso gange gy’oli, Ai Katonda wange, kubanga ebibi byaffe byetuumye ku mitwe gyaffe, era ebyonoono byaffe biyitiridde obungi ne bituuka ne ku ggulu.+
-
-
Danyeri 9:8Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
8 “Ai Yakuwa, tuswadde ffe ne bakabaka baffe n’abaami baffe ne bajjajjaffe, kubanga twayonoona mu maaso go.
-