2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 32:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 “Mubeere bavumu era mubeere ba maanyi. Temutya era temutekemuka olwa kabaka wa Bwasuli+ n’olw’ekibiina kyonna ekiri naye; kubanga abali naffe bangi okusinga abali naye.+ Zabbuli 3:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Sitya nkumi na nkumi z’abantuAbasimbye ennyiriri ku buli luuyi okunnwanyisa.+
7 “Mubeere bavumu era mubeere ba maanyi. Temutya era temutekemuka olwa kabaka wa Bwasuli+ n’olw’ekibiina kyonna ekiri naye; kubanga abali naffe bangi okusinga abali naye.+