Zabbuli 5:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Ojja kuzikiriza abo aboogera eby’obulimba.+ Yakuwa akyawa abantu abakola ebikolwa eby’obukambwe era abakuusa.*+ Engero 10:27 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 27 Okutya Yakuwa kuwangaaza omuntu,+Naye emyaka gy’ababi gijja kusalibwako.+
6 Ojja kuzikiriza abo aboogera eby’obulimba.+ Yakuwa akyawa abantu abakola ebikolwa eby’obukambwe era abakuusa.*+