Zabbuli 55:22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 Omugugu gwo gutikke Yakuwa,+Era naye anaakuwaniriranga.+ Talireka mutuukirivu kugwa.*+ 1 Peetero 5:6, 7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 N’olwekyo, mwetoowaze wansi w’omukono gwa Katonda ogw’amaanyi, alyoke abagulumize ng’ekiseera kituuse;+ 7 nga mumukwasa* byonna ebibeeraliikiriza+ kubanga abafaako.+
6 N’olwekyo, mwetoowaze wansi w’omukono gwa Katonda ogw’amaanyi, alyoke abagulumize ng’ekiseera kituuse;+ 7 nga mumukwasa* byonna ebibeeraliikiriza+ kubanga abafaako.+