Zabbuli 37:23, 24 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Yakuwa bw’asanyukira amakubo g’omuntu,+Amulaga bw’alina okutambula.+ 24 Ne bwe yeesittala tagwa wansi,+Kubanga Yakuwa amukwata ku mukono n’amuwanirira.*+ Zabbuli 62:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Lwe lwazi lwange era bwe bulokozi bwange, ekiddukiro kyange;+Siritagala ne ngwa.+ Zabbuli 121:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Talikkiriza kigere kyo kuseerera.*+ Oyo akukuuma talisumagira.
23 Yakuwa bw’asanyukira amakubo g’omuntu,+Amulaga bw’alina okutambula.+ 24 Ne bwe yeesittala tagwa wansi,+Kubanga Yakuwa amukwata ku mukono n’amuwanirira.*+