-
Zabbuli 13:2Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
2 Ndituusa wa okweraliikirira,
N’okuba n’ennaku mu mutima gwange buli lunaku?
Omulabe wange alituusa wa okunkajjalako?+
-
-
Zabbuli 79:4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 Tufuuse kivume eri baliraanwa baffe;+
Abo abatwetoolodde batusekerera era batuduulira.
-