1 Ebyomumirembe Ekisooka 16:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Mumuyimbire, muyimbe ennyimba ezimutendereza,+Mufumiitirize* ku bikolwa bye byonna eby’ekitalo.+ Zabbuli 143:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Nzijukira ennaku ez’edda;Ndowooza ku bikolwa byo byonna;+Nfumiitiriza ku* mulimu gw’emikono gyo.