-
Zabbuli 77:5, 6Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 Ndowooza ku nnaku ez’edda,+
Ndowooza ku myaka egy’edda ennyo.
-
-
Zabbuli 77:11, 12Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
11 Nja kujjukiranga ebikolwa bya Ya;
Nja kujjukiranga ebintu ebyewuunyisa bye wakolanga edda.
12 Nja kulowoozanga ku bikolwa byo byonna,
Era nja kufumiitirizanga ku bye wakola.+
-