-
Zabbuli 85:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 Onootusunguwalira mirembe gyonna?+
Obusungu bwo bunaabanga ku buli mulembe ogunaddawo?
-
-
Isaaya 64:9Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
9 Ai Yakuwa, tosunguwala nnyo,+
Era tojjukira nsobi zaffe mirembe na mirembe.
Tukwegayiridde, tutunuulire, kubanga ffenna tuli bantu bo.
-