LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 19:36-38
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 36 Bawala ba Lutti bombi ne bafuna embuto mu kitaabwe. 37 Omubereberye n’azaala omwana ow’obulenzi n’amutuuma Mowaabu.+ Oyo ye kitaawe w’abo leero abayitibwa Abamowaabu.+ 38 N’omuto n’azaala omwana ow’obulenzi n’amutuuma Beni-ami. Oyo ye kitaawe w’abo leero abayitibwa Abaamoni.+

  • Ekyamateeka 2:9
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 9 Awo Yakuwa n’aŋŋamba nti, ‘Toba na kakuubagano konna na Mowaabu era tolwana naye kubanga sijja kukuwa kitundu na kimu ku nsi ye okuba omugabo gwo, kubanga bazzukulu ba Lutti+ nnabawa Ali okuba omugabo gwabwe.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share