Zabbuli 55:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Akawungeezi ne ku makya ne mu ttuntu mba mweraliikirivu era nga nsinda,+Era awulira eddoboozi lyange.+ Zabbuli 119:147 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 147 Nzuukuka nga tebunnakya* ne nkukoowoola onnyambe,+Kubanga ebigambo byo lye ssuubi lyange.*
17 Akawungeezi ne ku makya ne mu ttuntu mba mweraliikirivu era nga nsinda,+Era awulira eddoboozi lyange.+