Zabbuli 73:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Kubanga ab’amalala* bankwasa obuggya,Bwe nnalaba ng’ababi balina emirembe.+ Zabbuli 74:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Ai Katonda, omulabe alituusa wa okukuvuma?+ Omulabe alivvoola erinnya lyo emirembe gyonna?+