Zabbuli 55:23 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Naye ggwe, Ai Katonda, olissa ababi mu kinnya ekisingayo obuwanvu.+ Abantu abo abatemu era abalimba balifa ng’ekiseera kye bandiwangadde tebannakituuka na wakati.+ Naye nze nneesiganga ggwe. 2 Peetero 2:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Yakuwa* amanyi okununula abo abamwemalirako n’abaggya mu kugezesebwa,+ naye abatali batuukirivu ajja kubazikiriza ku lunaku olw’okusalirako omusango,+
23 Naye ggwe, Ai Katonda, olissa ababi mu kinnya ekisingayo obuwanvu.+ Abantu abo abatemu era abalimba balifa ng’ekiseera kye bandiwangadde tebannakituuka na wakati.+ Naye nze nneesiganga ggwe.
9 Yakuwa* amanyi okununula abo abamwemalirako n’abaggya mu kugezesebwa,+ naye abatali batuukirivu ajja kubazikiriza ku lunaku olw’okusalirako omusango,+