Zabbuli 124:2, 3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 “Singa Yakuwa teyali naffe+Abantu bwe baasituka okutulumba,+ 3 Banditumize nga tukyali balamu+Obusungu bwabwe bwe bwatubuubuukira.+ 2 Abakkolinso 1:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Yatuwonya okufa era ajja kutuwonya, era tumulinamu obwesige nti ajja kwongera okutuwonya.+
2 “Singa Yakuwa teyali naffe+Abantu bwe baasituka okutulumba,+ 3 Banditumize nga tukyali balamu+Obusungu bwabwe bwe bwatubuubuukira.+