Zabbuli 3:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Ai Yakuwa, lwaki abalabe bange bayitiridde obungi?+ Lwaki bangi basituka okunnwanyisa?+ Zabbuli 22:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Embwa zinneebulungulula;+Zintaayiza ng’ekibinja ky’abakozi b’ebibi,+Okufaananako empologoma, ziri ku mikono gyange n’ebigere byange.+
16 Embwa zinneebulungulula;+Zintaayiza ng’ekibinja ky’abakozi b’ebibi,+Okufaananako empologoma, ziri ku mikono gyange n’ebigere byange.+