LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 19:7
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  7 Etteeka lya Yakuwa lyatuukirira,+ lizzaamu amaanyi.+

      Yakuwa by’atujjukiza byesigika,+ bigeziwaza atalina bumanyirivu.+

  • Zabbuli 40:8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  8 Ai Katonda wange, nsanyukira* okukola by’oyagala,+

      Era amateeka go gali munda mu nze.+

  • Zabbuli 112:1
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 112 Mutendereze Ya!*+

      א [Alefu]

      Alina essanyu omuntu atya Yakuwa,+

      ב [Besu]

      Asanyukira ennyo ebiragiro bye.+

  • Matayo 5:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 3 “Balina essanyu abamanyi obwetaavu bwabwe obw’eby’omwoyo,*+ kubanga Obwakabaka obw’omu ggulu bwabwe.

  • Abaruumi 7:22
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 22 Mazima ddala nsanyukira etteeka lya Katonda mu mutima gwange,+

  • Yakobo 1:25
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 25 Naye oyo eyeetegereza amateeka agaatuukirira+ era ag’eddembe, n’aganyiikiriramu, omuntu oyo taba muwulizi eyeerabira wabula aba muntu agondera ekigambo, era ajja kuba musanyufu mu kukola bw’atyo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share