Zabbuli 1:1, 2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 1 Alina essanyu omuntu atakolera ku magezi g’ababi,Wadde okuyimirira mu kkubo ly’aboonoonyi,+Wadde okutuula awamu n’abanyoomi.+ 2 Naye amateeka ga Yakuwa ge gamusanyusa,+Era asoma amateeka ge n’agafumiitirizaako emisana n’ekiro.+ Zabbuli 40:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Ai Katonda wange, nsanyukira* okukola by’oyagala,+Era amateeka go gali munda mu nze.+
1 Alina essanyu omuntu atakolera ku magezi g’ababi,Wadde okuyimirira mu kkubo ly’aboonoonyi,+Wadde okutuula awamu n’abanyoomi.+ 2 Naye amateeka ga Yakuwa ge gamusanyusa,+Era asoma amateeka ge n’agafumiitirizaako emisana n’ekiro.+