LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okuva 19:16
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 16 Awo ku lunaku olw’okusatu ku makya, ne wabaawo okubwatuka n’okumyansa kw’eggulu, n’ekire ekikutte+ ku lusozi, n’okuvuga kw’eŋŋombe okw’amaanyi ennyo, abantu bonna abaali mu lusiisira ne bakankana.+

  • Okuva 19:18
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 18 Olusozi Sinaayi lwonna ne lunyooka omukka kubanga Yakuwa yalukkako mu muliro;+ omukka gwalwo ne gunyooka ng’omukka gw’ekyokero, olusozi lwonna ne lukankana nnyo.+

  • Zabbuli 77:18
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 18 Okubwatuka kwo+ kwali ng’omusinde gwa nnamuziga z’eggaali;

      Okumyansa kw’eggulu kwamulisa ensi;+

      Ensi yajugumira n’ekankana.+

  • Zabbuli 104:32
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 32 Atunuulira ensi n’ekankana;

      Akwata ku nsozi ne zinyooka.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share