Zabbuli 37:28 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 28 Kubanga Yakuwa ayagala obwenkanya,Era talyabulira abo abeesigwa gy’ali.+ ע [Ayini] Anaabakuumanga bulijjo;+Naye ezzadde ly’ababi liriggibwawo.+ Zabbuli 145:20 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 20 Yakuwa akuuma abo bonna abamwagala,+Naye ababi bonna ajja kubazikiriza.+
28 Kubanga Yakuwa ayagala obwenkanya,Era talyabulira abo abeesigwa gy’ali.+ ע [Ayini] Anaabakuumanga bulijjo;+Naye ezzadde ly’ababi liriggibwawo.+