Zabbuli 97:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Mmwe abaagala Yakuwa, mukyawe ebibi.+ Akuuma obulamu bw’abantu be abeesigwa;+Abanunula mu mukono gw’omubi.*+ Engero 2:7, 8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Aterekera abagolokofu amagezi;Ye ngabo y’abo abatambulira mu bugolokofu.+ 8 Akuuma amakubo ag’obwenkanya,Era ajja kukuuma ekkubo ly’abantu be abeesigwa.+
10 Mmwe abaagala Yakuwa, mukyawe ebibi.+ Akuuma obulamu bw’abantu be abeesigwa;+Abanunula mu mukono gw’omubi.*+
7 Aterekera abagolokofu amagezi;Ye ngabo y’abo abatambulira mu bugolokofu.+ 8 Akuuma amakubo ag’obwenkanya,Era ajja kukuuma ekkubo ly’abantu be abeesigwa.+