LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 78:38
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 38 Naye yabasaasira;+

      Yabasonyiwanga ensobi* zaabwe n’atabazikiriza.+

      Yafuganga obusungu bwe+

      N’atabamalirako kiruyi kye kyonna.

  • Isaaya 49:15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 Omukazi ayinza okwerabira omwana we gw’ayonsa

      Oba ayinza obutakwatirwa kisa omwana gw’azaala?

      Abakazi bano ne bwe beerabira, nze sirikwerabira.+

  • Malaki 3:17
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 17 Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba, “Baliba bange+ ku lunaku lwe ndibafuula ekintu kyange ekiganzi.*+ Ndibasaasira ng’omusajja bw’asaasira omwana we amuweereza.+

  • Yakobo 5:15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 Okusaba okw’okukkiriza kujja kuwonya omulwadde oyo,* era Yakuwa* ajja kumussuusa. Ate era bw’aba ng’alina ebibi bye yakola bijja kumusonyiyibwa.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share