LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 18:35
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 35 Ompa engabo yo ey’obulokozi,+

      Omukono gwo ogwa ddyo gumpanirira,

      Era obwetoowaze bwo bunfuula wa kitiibwa.+

  • Zabbuli 138:6
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  6 Wadde nga Yakuwa wa waggulu nnyo, alowooza ku beetoowaze,+

      Naye ab’amalala abeesamba.+

  • Isaaya 57:15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 Kubanga bw’ati Oyo Ali Waggulu era Agulumidde bw’agamba,

      Oyo abeerawo emirembe n’emirembe+ era alina erinnya ettukuvu:+

      “Mbeera mu kifo ekya waggulu era ekitukuvu,+

      Kyokka era mbeera n’abo abanyigirizibwa* era abeetoowaze,

      Okuzza obuggya omwoyo gw’abanaku,

      N’okuzza obuggya omutima gw’abo abanyigirizibwa.*+

  • Isaaya 66:2
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  2 “Omukono gwange gwe gwakola ebintu bino byonna,

      Era byonna bwe bityo bwe byatuuka okubaawo,” Yakuwa bw’agamba.+

      “Kale ono gwe nja okutunuulira,

      Omwetoowaze era alina omwoyo oguboneredde, akankana* olw’ekigambo kyange.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share