2 Samwiri 22:36 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 36 Ompa engabo yo ey’obulokozi,Era obwetoowaze bwo bunfuula wa kitiibwa.+ Zabbuli 113:6-8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Akutama n’atunuulira eggulu n’ensi,+ 7 N’ayimusa omunaku okumuggya mu nfuufu. Ayimusa omwavu n’amuggya mu ntuumu y’evvu,*+ 8 Okumutuuza n’ab’ebitiibwa,N’ab’ebitiibwa mu bantu be.
6 Akutama n’atunuulira eggulu n’ensi,+ 7 N’ayimusa omunaku okumuggya mu nfuufu. Ayimusa omwavu n’amuggya mu ntuumu y’evvu,*+ 8 Okumutuuza n’ab’ebitiibwa,N’ab’ebitiibwa mu bantu be.