Zabbuli 19:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Era yamba omuweereza wo yeewale ebikolwa eby’okwetulinkiriza;+Tobikkiriza kunfuga.+ Olwo nja kuba siriiko kya kunenyezebwa,+Era nja kuba siriiko musango gwa kukola bibi bya maanyi.* Abaruumi 6:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 N’olwekyo, temuleka kibi kweyongera kufuga nga kabaka mu mibiri gyammwe egifa,+ nga mugondera okwegomba kwagyo.
13 Era yamba omuweereza wo yeewale ebikolwa eby’okwetulinkiriza;+Tobikkiriza kunfuga.+ Olwo nja kuba siriiko kya kunenyezebwa,+Era nja kuba siriiko musango gwa kukola bibi bya maanyi.*
12 N’olwekyo, temuleka kibi kweyongera kufuga nga kabaka mu mibiri gyammwe egifa,+ nga mugondera okwegomba kwagyo.